27/01/2026
Today, I had the honour of visiting the First Deputy Katikkiro, Owek. Prof. Twaha Kaawaase, as we conclude our audit under the Publishing Africa campaign. Buganda stands out as one of the most organised monarchies in the world a living system where every clan, institution, and citizen is connected to governance, culture, and legacy. This visit marks an important step in documenting, preserving, and publishing the story of a kingdom that has successfully blended tradition with structure, continuity, and relevance in the modern world.
https://www.facebook.com/share/p/1Djtudhjhs/
Omumyuka Asooka owa Katikkiro Owek. Prof. Twaha Kaawaase asisinkanye aba Action Weatlh Publishing nga bakulembeddwamu Omutandisi wa kkampuni eno Geoffrey Semaganda ne Serugo Jimmy.
Bano bazze embuga nga baluubirira okukolagana n'Obwakabaka mu kwongera okutumbula okuteeka mu buwandiike ensonga z'Obwabakabaka ez'enjawulo.
Geoffrey Semaganda agamba nti abantu bangi beerabirwa, amawanga, gasaanaawo, ennimi ne zeerabirwa olw'obutabaawo na biwandiiko binyweza era omukuumibwa obugagga buno.