Breaking news Uganda

Breaking news Uganda Contact information, map and directions, contact form, opening hours, services, ratings, photos, videos and announcements from Breaking news Uganda, Kampala.

04/10/2021

ISMA OLAXESS AKWATIDDWA NAVUNAANIBWA:
Omwogezi w'ekitongole kya Uganda Police Force ekikola ku kunoonyereza ekya CID Charles Twiine avuddeyo nategeeza nga bambega ba Poliisi okuva ku kitebe kya CID enkya yaleero bwebakutte Tusuubira Isam aka Isma Olaxes aka Isma Kalevu aka Jajja Iculi1 nebamutwala mu Kkooti navunaabibwa emisango okuli; Offensive Communication ne Criminal Libel.
Ono avunaanibwa wamu ne Bannamawulire Keyz, Brian Wakko ne Makko nga kigambibwa nti balebula omuyimbi Os Suna.

29/09/2021
29/09/2021
28/09/2021
28/09/2021

Hussein Lumumba Amin mutabani wa Idi Amin Dada eyaliko omukulembeze we ggwanga alumiriza Omukulembeze we ggwanga Yoweri Kaguta Museveni okumanya enfa y'eyaliko Ssabalamuzi wa Uganda Benedicto Mugumba Kiwanuka.
Kino kidiridde emikolo eggulo okwatongozedwa ekijjukizo kya Ben Kiwanuka.

Ben Kiwanuka yawambbibwa n'abuzibwawo ku mulembe gwa Idi Amin Dada era taddangamu kulabika okuv'olwo.
Ku mukolo guno, omukulembeze we ggwanga yagambye nti Ben Kiwanuka naye gumusinga kuba yakiriza okola mu Gavumenti ya Amin gyeyali amanyi nti yali tegoberera nkola nungamu.
Wabula Hussein Lumumba asinzidde ku kimu ku bibanja bye ku mutimbagano nagamba mbu namba plate ze motoka ezalina akakwate n'okubuzibwawo kwa Ben Kiwanuka zasangibwa n'Omukulembeze aliko kati mu bitundu bye Mbale era ekyadirira kwali kuwanyisaganya masasi na be by'okwerinda mu biseera ebyo mu myaka gye nsanvu.

Lumumba Amin alaze ne namba plate ezogerwako wabula abamu kubanukudde ebigambo bya Lumumba ku bubaka bwe ku kibanja kye bamubuuziza ate ye Lumumba engeri gyeyajja ate okuba nti namba plate eyo yagirina kati.

06/08/2021
12/02/2021

BREAKING NEWS: Lt. Gen. Jacques Musemakweli Rwanda’s Inspector General of the Rwanda Defense Forces, Commander of the Republican Guard and one of President Paul Kagame’s most trusted officers has died.

Jacques has died at the age of 59. He was appointed Inspector General of RDF in 2019.The cause of his death is unknown yet.



09/02/2021

Road tests for Uganda’s first homemade diesel bus, dubbed the Kiira Diesel Coach (KDC), have begun.

Details 👉 https://bit.ly/36VYoAP |

Address

Kampala

Telephone

+256777342868

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Breaking news Uganda posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Share