14/05/2018
Assallam Allaikum Warahumatullah wabarakatuh Ramadhan yo Allahamudullillah etuuse Banange tusaba Allah Atuse mwabo Abagenda okusiiba Ramadhan ekilizibwa
*RAMADHAN* : Kitegeeza okweziyizako byonna ebisibulula omuntu ( okulya, Okunywa, Okwegatta kwabafumbo, okweromancing etc ) okuvila Ddala fajr emambya evudeyo okutuuka nga enjuba egudde nga ononyamu kusimwa Allah.
🌱 *RAMADHAN* ; Si kibonerezo nedda wabula chance oba kakisa Allah katuwa otusonyiyilamu Amazambi gaffe buli wetulumwa enjala kululye kilaga obugoonvu jali Allah.
🕹 *RAMADHAN* ; mwezi gwa kukola ebadah nakwenenya okusingako emyezi emilala so banange temumala budde nga muli mukufumba futali Abakyala, oba muli kubintu nti ebiberabiza enjala mukole ebadah.
*EZIMU KU SUNNAH ZA RAMADHAN*:
1⃣ *Okulya* *Daaku* : Nabbi Muhammad Allayhi swallatu wasalamu Atugambye nti mulimu Baraka. so gezaako newolya ntendde oba mazzi ku daaku nga ibn Abbasi رضي اللّٰه عنه watunyumiza.
Era Nabbi muhammad صلى اللّٰه عليه وسلم Atugambye mu hadith etunyumizibwa ibn omar رضي اللّٰه عنه nti enjawulo wakati wokusiiba kwaffe Abasilamu nebali Abatali basilamu kulya daaku.
2⃣ *Okukereya* *okulya* *Daaku* ; Nabbi swallah Allah Allayhi wasalam yalya nebaswahaba be daaku Anas bun malik رضي اللّٰه عنه nga watunyumiza naye ebanga elyaliwo wakati wa daaku ne swallatu subuhi nga omusomi wa quran omulungi asomerawo Ayyah 50.
3⃣ *Okwanguyiliza* *okusibulukuka* okulya futar ; wetugamba okwanguyiliza tetutegeeza kulya nga obudde obanga enjuba tenagwa so bera namazima Nabbi waffe _Muhammad_ صلى اللّٰه عليه وسلم atugambye nti Abantu bange tebajja funa bilungi ebanga lyebanamala nga bakereya okusibulukuka. so banange munyukeko mangu, omukyala teweesiba mukiyungu,
4⃣ *Okusibulukukila* *kuntendde* era esinga obulungi yeyo jebajje ku muti direct RUTUBI wekubula ddya eyo Tamula oba Amazzi oba ekintu ekili sweat mubibala nga tonagenda kusaala magrib . bwatyo Nabbi waffe Muhammad صلى اللّٰه عليه وسلم bweyasibulukuka nga kuba kwabulamu omubiri ogusokeza kukintu ekili sweat then water.
5⃣ *Okusoma* *Edua* *mukasera* *kokusibulukuka* Nabbi Muhammad صلى اللّٰه عليه وسلم mubimu kubiffo byeyatusomesa ebyanukulilwamu edua kekasera Ako so tukakozese banange temukavubikilamu mmere
6⃣ *okusoma* *edua* eno nga *omazze* *okusibulukuka*
: ذَهَـبَ الظَّمَـأُ، وَابْتَلَّـتِ العُـروق، وَثَبَـتَ الأجْـرُ إِنْ شـاءَ الله
*Dhahaba z-zama'u wa btallati-l-'urûqu wa thabata-l-ajru in shâ'a l-lâhu.*
The thirst is gone, the veins are moistened and the reward is confirmed, if Allah wills.
eri eya Allahuma laka sumutu mujiveeko teva kunabbi muhammad swallah Allah Allayhi wasalama.
7⃣ Okuyitilila nokuyitiliza okukola emilimu jonna jomanyi emilungi ie swadaqah, swallah, eza sunnah, okuyisa obulungi Abantu, okusoma obusilamu, okwogera ebigambo ebilungi, etc ibn Abasi رضي اللّٰه عنه nti General waffe Nabbi Muhammad صلى اللّٰه عليه وسلم Yeyali Asinga mukukola emilimu emilungi naye wekyatuuka nga mu Ramdhan nga Ayongezamu.
8⃣ *Okusoma* *Quran* kuba yakilia muguno omwezi so jisome Atamanyi funna Akusomesa Ate gwe Amanyi fuba nyoo okulaba nga olina gwojisomesa Nabbi Muhammad صلى اللّٰه عليه وسلم yatusomesa obulungi bwokusoma Quran bunji.
9⃣ *Okuyitiliza* *enyooooo* *okwenenyweza* *owekitibwa* *Allah* " mazima tuli basobya Abetaaga okusonyiyibwa emyezi 11 twesabye Agazambi subuhanna Allah tusaba Allah Atusonyiwe kozesa Adhikar zino ezaava ku nabbi muhammad
🕋 Astagafir Allah llazhi Laaillaha illah huwa Al-hayyu Al-qayyum wa-atuubu illayhi.
🕋 Rabbil igfir li wa-atubu illayya innaka anta Attawabu Al-gafur ( keep it on ur tougue more than 70 times)
🔟 *Okkakasa* *nti* *Agazambi* *gobaddeko* *before* *Ramadhan* *togenda* gadako After Ramadhan ie obwenzi, Music, smoking, okuleka eswallah, obutebikilila , okwambala empale zabasajja, okulimba etc kuba woba mwabo Abasinza oba Abasilamuka only mu ramadhan gwe oli mukuzikilila.
1⃣1⃣ Okukuma enimi zaffe Obutageya, Engambo, Ebigambo ebibi, Okulimba , okuwemula etc kuba gwe wenna Asiba naye olulimu lwo kuliko ebyo gwe Allah tayagala kisiibo kyo bwatyo Nabbi Muhammadصلى اللّٰه عليه وسلم bwatugambye .
1⃣2⃣ *Okugamba* *oyo* *yenna* *Akujidde* *okukyokereza* *okunyiza* *nti* *nze* *nasiibye* (inni shaemu emilundi 3)
hadith evva ku Abu-hulailah رضي اللّٰه عنه agamba nti nabbi waffe muhammad صلى اللّٰه عليه وسلم atugambye nti omuntu yenna waba Asibye yewale okunyiiga wadde okwogera ebigambo ebibi era waba Amujidde ayagala omulyanisa Amugambe nti munange inni swaemu, inni swaemu, inni swaemu nze nasibye .
🕋1⃣3⃣ OKUKOLA UMRAH ; Nabbi muhammad swallah Allah Allahyi wasalam Atugambye nti umrah ekoledwa mu Ramdhan yenkanankana ne hijjah
*EZIMU KU BIDIA EZIKOLEBWA MU RAMADHAN*
📌 Okulowooza nti tebawowelamu oba tebawasizamu ekyo kiffu tukilizibwa okuwasa every month of the year. naye kakasa nti omuwala tobadde naye mubwenzi kuba woba obadde naye mulina kuyisawo mwezi mulala mulamba nga mwayawukana muli mukola taubah buli omu wabwe nakakasa nti temuli kaana kabulili.
📌 Bino ebyogerwa nti enaku 10 ezisooka za Rahmah ezidako za magfirah ezisembayo zatujja mumuliro okwo kutemerera Nabbi wa Allah Alahyi sallam tabyogerangako ye Nabbi muhammadصلى اللّٰه عليه وسلم atugambye nti omwezi gonna Allah abikoleramu sosi mu different days hadith Nabbi Atugambye nti mu Ramdhan Allah ajja abantu mumuliro buli lunaku.
📌 Kir Bidia era bulyazamanya bwakikolo okukola ebadah nokwenenya only mu Ramadhan banange tusilamuke tube basilamu buli mwezi not only in Ramdhan.
📌 Bidia okusoma Adhikar ezo zemuzanyilamu wakati wabuli rakah 2 ( Allahuma innaka kafu kafuuuuuuuuuuu..............) tewali adhikar zisomwawo just drink ka juice relax then u stand up .
📌 kiri Bidia okusaala rakah ezisukka ku 11 kuswallah yasunnah eyekiro newankubadde ku haramu basaala 23 naye obusilamu nabbi yatugamba kubujja mu quran na hadith ze so tosuka 11 rakahs
hadith mum waffe Aisha رضي اللّٰه عن atunyumiza nti nabbi Muhammad صلى اللّٰه عليه وسلم Teyasukako Rakah 11 muswallah yekiro kakibe mukisiibo oba mumwezi emilala so banange tetwekoya nga tukola bidia .
📌 OKusoma edua zabaffu nga mukunganye mu ramadhan bidia teyali nkola ya nabbi muhammad صلى اللّٰه عليه وسلم
add on any question is welcomed wereza omulala
TUSABA ALLAH AKILIZE EBADAH ZAFFE ATWEWAZE HARAM NE BIDIA