Bazzukulu ba kintu ne Nambi

Bazzukulu ba kintu ne Nambi Contact information, map and directions, contact form, opening hours, services, ratings, photos, videos and announcements from Bazzukulu ba kintu ne Nambi, In-Home Service, Masaka.

01/12/2022

Bazzukulu bange mwenna balamusizako yena jemuli era kabaka nantayiswa mukamwa abatumidde jajja ffe kabaka.mwenna abali eyo abalaba ebigambo bino, ensi eno nzibu naddala nga oli mukizikiza oyolinza okuba ofuna ng'ofuna ng'era olina sente nga olina ne zikalinazo nomulimu naye ng'amazima otulo twakubula.nga emirembe jabula.bwoba nga jooli eyo mama nalongo Namayanja waali okubulira ki ekigaana okwebaka

29/11/2022

Tobuzibwabuzibwa abantu banji bali ku mikutu jino migatta bantu emiyitirivu ennyo, buli muntu yeyogerako naye nga tasobola kubulira nsibuko yo ayogera ku kyakugaba obagaga banji tebalina mirembe beetaga okumanya n'okutegera.

27/11/2022

Kabaka bulamu abayita, jajange kinene ate buli muzukulu we wali amwagala nyo era abagaliza ebintu 3 okutu, okumanya n'okutegera

27/11/2022

Mulekelawo okunaaba ebyoogo nga temunezuura, oyinza okukinaaba naye nga obadde tolina kinaaba

24/11/2022

Gwe aygala okumanya ensibuko yo kubonabona kwo wendi okuyamba

23/11/2022

Tubalamusizza nyo mwena abuzz ukulu ba kintu ne Nambi.Gusinze ogwasinga amafumu n'engabo.
Wali obadde k'awo nga tomanyi josibuka oba ekika kyo? Wali obadde k'awo nga tomanyi kyakola wadde okutegeera okyokola ng'era otabuddwa? Ng'onabye obyoogo byona obimazeyo? Nga buli musawo omutuseko naye nga tewezuula nga ko ng'era todibwamu? Banange ng'obonabona ngo'lina sente naye nga ekyokola tokimanyi? Nga tolina sente naye nga ekyokola tokimanyi? Ngo'zadde nabaana naye ng'ekyokukola tokimanyi, nga olina ne nyumba naye nga tojisulamu? Ng'ogugumuka ekiro nosula ng'odduka, nosula ng'okaaba? Nebukya ate gwe nebukuzibuwalira era nebukya ate nebukudugalira?? Abalina ng'ebyo mukube ku simu eno wamanga!!!
0709114549 Mama Nalongo Namayanja azze okuddamu ebibuzo byamwe.obamanyisa nokutegeera ebibasumbuwa gwe kuba kusimu eyo wagulu oddibwemu
Gusinze ogwasinga amafumu n'engabo
Sabasajja awangaale.

Address

Masaka

Telephone

+256709114549

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Bazzukulu ba kintu ne Nambi posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to Bazzukulu ba kintu ne Nambi:

Share