02/06/2023
OKULOOTA NGA ONAAZA OBA NGA OSANGULA OMAWANA BBI, KYEKI?
waliwo omukyala agambye nti yaloose omwana omuto eyepamide Kati nga alaba amunaazako bbi..
Nze nja kwanukula wenti Lubaale oba Kabaka bulamu nga amaze ebanga edene nga ababanja mukika naye nga mwagana okumumanya oba okukola ensonga za lubaale nemuda mu kwebuzabuza Lubaale oyo yena,abalongo, emisambwa na'mayembe ne'mizimu byekunganya wamu nebikola omwoyo gumu yemwana oyo omuto kalikyejo...
Ella omwana oyo gwe tuyita oba yayitibwa Omulongo Kizza nayenga abeela Kabaka bulamu nga amaze ebanga edene nga ababanja mukika naye nga mwagana okumumanya nokola ensonga zze kati nakwata amaanyi ga Lubaale wo nafuuka ekyana ekito kikali kyejo neyeyita kizza, nti nze eyabajako ate nze alibadiza..
Kaleno Lubaale kasita atuuka awo ebintu biba bilinye enkandago Lubaale aba agenda kuluma ate oba oyina omusamila okumukuze omuje mu bwa Kizza nayenga tofuna wade ekikumi kubanga aba azze mukitundu ekyobuto ate omwana omuto takola omwana omuto bakolelera mukolelere okutusa lwakula ekyo lubaale kyaba agamba..
Nolwekyo obela oyina ogenda ku bukiro bwa Kabaka bulamu oba Walumbe etanda nobiika kabaka nemigenzo jje jona, nobiika maama nalongo Nabinene nemigenzo jje jona,abo wobamala negenda we babikila olulongo Kizza oyina okuba nengoye zino,Olweru, Olumyufu, Olwakyenvu, Olwakilagala, noludugavu, nayenga tonabika osookanga kwoza ngoye zosanzeko zoona nozanika nezikala, okwo kwe kumunaaza kwe walabye omunaaza, kati wezimala okala nga ozizako, nga olyoka mubikako ne zizo zewalese nga womusaba akudize obuyiza bwa ba Jjaaja bo.
📞+256753281187
WEWAWO AGULIMIZIBWE NGA DUNDA LUGABA NAMUGELEKA NATAGATWAKO TONDA.